Bakayiira engeri gye bazze baddiriŋŋanamu

Bakayiira engeri gye bazze baddirinnanamu

1 Kyoto Makumbi Kayiira Gaajjuule 
2 Kasibante Kizza Kayiira Gaajjuule 
3 Wasambya Kayiira Gaajjuule 
4 Ssenkulu Kayiira Gaajjuule 
5 Mudduse Kayiira Gaajjuule 
6 Makumbi II Kayiira Gaajjuule
7 Lukabwe Kayiira Gaajjuule
8 Gandibukamba Kayiira Gaajjuule
9 Mukasa Kayiira Gaajjuule
10 Nsigo Kayiira Gaajjuule
11 Mawampa Kayiira Gaajjuule
12 Muyira Kasibante Zakaliya Kayiira Gaajjuule
13  Kasibante Kizza Fredrick David Kayiira Gaajjuule XIII
14 Kasibante Kizza Fredrick David Gaajjuule XIV
(Y'ono gwe tulina akatabo kano we kawandiikiddwa)

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search