Amasiga ge'mbogo

2Essiga lya Kaddu Sekayiba

Owe Ssiga Embuga Essaza
Samuel Mukwaya Makumbi Kayiira Gaajjuule Busiro

3Essiga lya Walakira

Owe Ssiga Embuga Essaza
Omugenzi Nsonzi Mustapha Bbungo Butambala

2Essiga lya Ssemitego

Owe Ssiga Embuga Essaza
Livingstone Kajajata Nyanzi Ssingo

5

Essiga lya Kasamba

Owe Ssiga Embuga Essaza
Kasamba Deo Sentamu Busamba Busiro

5

Essiga lya Kyagambiddwa

Owe Ssiga Embuga Essaza
Prof.Ddumba Ssentamu Nakalyakani Kyasa Buddu

5

Olunyiriri lw'akasolya

Owe Ssiga Embuga Essaza
Mudduse Musiige Daudi Mugulu Ssingo

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search