Amannya g’abakongozzi (abalenzi) mu kika y’Embogo ge gano

 Bagandanswa

Bakkiddaawo Bakojja Basenero Batulabudde

 Bbanja

Bitalo Bugembe Buggala Bujjumba

 Bukulu

Bwagu Byakufumba Ddumba Ddungu

 Gandibukamba

Jjamba Jjoloba Kaabunga Kabanda

 Kabugo

Kaddu Kaleeba Kalimpiiga Kalongo

 Kalya

Kasenero Kasibante Kategano Katudde

 Byanguye

Ddindo Katula Katuluba Ddumba

 Ddungu

Gandibukamba Kayanja Klbalizi Kibuyaga

 Gasaakadde

Gyagenda Kikabi Kimarididde Kinaagomba

 Kirabira

Kitya Kiwutta Kiyanzi Kizindo

 Kizire

Kiziri Kunobwa Kyagulanyi Kyakoonye

 Kyalema

Kyambalango Kyampa Kyamufumba Kyanku

 Kyobe

Kyoto Lubujja Luganda Lugunju

 Lule

Lumunye Lutaakome Lutimba Lutimba

 Lwanyaaga

Lwembaawo Lwere Lwokya  

Amannya g’Abaweeka(abawala) mukikaky’Embogo ge gano:

 Bakigobe

Basuutakyabwe Bukirwa Ddambya Kamanyiiro

 Kiriibwa

Kiringooba Kukansa Kyamulabi Kyamummi

 Kyebagambye

Kyobijja      

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search