Omutuba gwa Lwanyaaga

Omutuba gwa Lwanyaaga Luswalira e Buganga Nabusanke ku Katonga

Mu ssiga lya Kaddu Sekayiba e Ssenge busiro tulina n'omutuba Lwanyaaga ogwetuukira obutereevu ku ssiga.

 

 Enyiriri

    1     Kyanku; embuga eri Kabaale Bugonzi, lukulemberwa Muyira Peter, abeera Mikisa Bukango Buddu.
    2     Mukiira, lukulemberwa Nyanzi Christopher, abeera Nindye Bugango.

Obade Okimanyi?

Jjajjaffe yabeeranga mu bizinga by’e Ssese ku kizinga Bunyama.

Ng’ali eyo yakwatibwa ekirwadde. Bwe yagenda ew’omuganga (omusawo ow’ekinnansi) yamulagula nga eddagala ery’okumuwon ya bw’ajja okuliwanga mu jjembe ly‘embogo ekitaali kyangu eri jjajjaffe.

Oluyimba lw'ekika ky'Embogo

Mbogo edited

Search